-
Bayibuli ky’Eyogera ku Bulamu n’OkufaOmunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna)—2017 | Na. 4
-
-
BAYIBULI ETUYAMBA OKUMANYA EKITUUFU
Bayibuli egamba nti: “Yakuwa Katonda n’akola omuntu mu nfuufu y’ensi n’afuuwa mu nnyindo ze omukka ogw’obulamu, omuntu n’afuuka omuntu omulamu.” Ebigambo “omuntu omulamu” biva mu kigambo ky’Olwebbulaniya ne’phesh,a ekitegeeza “ekitonde ekissa omukka.”—Olubereberye 2:7.
Okusinziira ku ebyo bye tulabye, abantu tebalina mwoyo ogutafa, era ne bw’onoonya otya mu Bayibuli, tosobola kusangamu lunyiriri na lumu lulaga nti omuntu alina omwoyo ogutafa.
-
-
Bayibuli ky’Eyogera ku Bulamu n’OkufaOmunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna)—2017 | Na. 4
-
-
a Mu Bayibuli y’Oluganda eya 1968, ekigambo ne’phesh kivvuunulwa nga “omukka omulamu.” Ate mu Bayibuli y’Oluganda eya 2003 kivvuunulwa nti, “omuntu yatandika okuba omulamu.”
-