B14
Eby’Obusuubuzi
Ebipimo by’Ebintu Ebifukibwa
Koro (basi 10 / yini 60)
lita 220
Basi (yini 6)
lita 22
Yini (logu 12)
lita 3.67
Logu (1⁄12 ekya yini)
lita 0.31
Ebipimo by’Ebintu Ebikalu
Komeri (koro 1 / efa 10)
lita 220
Efa (seya 3 / kkomero 10)
lita 22
Seya (kkomero 31⁄3)
lita 7.33
Kkomero (kaabu 14⁄5)
lita 2.2
Kaabu
lita 1.22
Kilo
lita 1.08
Ebipimo by’Obuwanvu
Olumuli oluwanvu (emikono emiwanvu 6)
mita 3.11 / ffuuti 10.2
Olumuli (emikono 6)
mita 2.67 / ffuuti 8.75
Ekifuba
mita 1.8 / ffuuti 6
Omukono omuwanvu (Embatu 7)
sentimita 51.8 / inci 20.4
Omukono (enta 2 / embatu 6)
sentimita 44.5 / inci 17.5
Omukono omumpi
sentimita 38 / inci 15
Sitadiya 1 ey’Abaruumi 1⁄8 ekya mayiro y’Abaruumi
= mita 185 / ffuuti 606.95
1 Obugazi bw’olugalo (1⁄4 eky’olubatu)
sentimita 1.85 / inci 0.73
2 Ekibatu (obugazi bw’engalo 4)
sentimita 7.4 / inci 2.9
3 Oluta (Ebibatu 3)
sentimita 22.2/ inci 8.75