Olubereberye 8:21 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 21 Yakuwa n’awulira evvumbe eddungi; Yakuwa n’agamba mu mutima gwe nti: “Siriddamu nate kukolimira nsi+ olw’omuntu, kubanga ebirowoozo by’omu mutima gw’omuntu byekubidde ku kukola kibi okuva mu buto bwe;+ era siriddamu nate kuzikiriza biramu byonna nga bwe nkoze.+ Yeremiya 17:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Omutima mukuusa* okusinga ekintu ekirala kyonna era gwa kabi nnyo.*+ Ani ayinza okugumanya? Matayo 15:19 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 Ng’ekyokulabirako, mu mutima mwe muva ebirowoozo ebibi:+ obutemu, obwenzi, ebikolwa eby’obugwenyufu,* obubbi, okuwaayiriza, n’okuvvoola.
21 Yakuwa n’awulira evvumbe eddungi; Yakuwa n’agamba mu mutima gwe nti: “Siriddamu nate kukolimira nsi+ olw’omuntu, kubanga ebirowoozo by’omu mutima gw’omuntu byekubidde ku kukola kibi okuva mu buto bwe;+ era siriddamu nate kuzikiriza biramu byonna nga bwe nkoze.+
19 Ng’ekyokulabirako, mu mutima mwe muva ebirowoozo ebibi:+ obutemu, obwenzi, ebikolwa eby’obugwenyufu,* obubbi, okuwaayiriza, n’okuvvoola.