Ekyamateeka 32:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Olwazi, by’akola bituukiridde,+Amakubo ge gonna ga bwenkanya.+ Katonda omwesigwa+ ataliimu butali bwenkanya;+Mutuukirivu era mwenkanya.+ Zabbuli 104:24 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 24 Bye wakola nga bingi, Ai Yakuwa!+ Byonna wabikola n’amagezi.+ Ensi ejjudde ebintu bye wakola. 1 Timoseewo 4:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Kubanga buli kitonde kya Katonda kirungi+ era tewali kirina kugaanibwa+ kasita kiriibwa oluvannyuma lw’okwebaza,
4 Olwazi, by’akola bituukiridde,+Amakubo ge gonna ga bwenkanya.+ Katonda omwesigwa+ ataliimu butali bwenkanya;+Mutuukirivu era mwenkanya.+
4 Kubanga buli kitonde kya Katonda kirungi+ era tewali kirina kugaanibwa+ kasita kiriibwa oluvannyuma lw’okwebaza,