-
Okubala 11:16, 17Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
16 Awo Yakuwa n’agamba Musa nti: “Nkuŋŋaanyiza abasajja 70 mu bakadde ba Isirayiri, b’omanyi nti bakadde b’abantu era bakulu baabwe,+ obatwale ku weema ey’okusisinkaniramu bayimirire eyo naawe. 17 Nja kukka+ njogerere eyo naawe,+ era nja kukuggyako ogumu ku mwoyo+ ogukuliko ngubateekeko, bakuyambengako okwetikka omugugu gw’abantu, oleme kugwetikka wekka.+
-
-
Okubala 12:5Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
5 Yakuwa n’akkira mu mpagi y’ekire+ n’ayimirira ku mulyango gwa weema n’ayita Alooni ne Miriyamu. Bombi ne bagenda.
-