-
Okubala 15:3, 4Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
3 ne mubaako ekiweebwayo ekyokebwa n’omuliro kye muwaayo eri Yakuwa, okuva mu ggana oba mu kisibo, ka kibe ekiweebwayo ekyokebwa+ nga kiramba oba ssaddaaka gye muwaayo nga muliko obweyamo obw’enjawulo bwe mukola, oba ekiweebwayo ekya kyeyagalire,+ oba ekiweebwayo kye muwaayo nga mukwata embaga zammwe,+ musobole okunyookerereza Yakuwa+ evvumbe eddungi,* 4 oyo anaaleetanga ekiweebwayo kye, era anaaleetanga eri Yakuwa n’ekiweebwayo eky’emmere ey’empeke, kimu kya kkumi ekya efa* y’obuwunga obutaliimu mpulunguse+ obutabuddwamu kimu kya kuna ekya yini* y’amafuta g’ezzeyituuni.
-