3 Kubanga ekiseera ekyayita kyabamala okukola ebyo amawanga bye gaagala,+ bwe mwatambuliranga mu bikolwa eby’obugwagwa, mu kwegomba okubi awatali kwekomako, mu kwekamirira omwenge, mu binyumu, mu kunywa omwenge mu ngeri ey’okuvuganya, ne mu kusinza ebifaananyi okw’obujeemu.+