-
Okubala 26:62, 63Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
62 Abaawandiikibwa bonna baali 23,000, abasajja bonna okuva ku w’omwezi ogumu n’okudda waggulu.+ Bo tebaawandiikibwa wamu n’Abayisirayiri+ abalala kubanga tebaali ba kuweebwa busika mu Bayisirayiri.+
63 Abo be baawandiikibwa Musa ne Eriyazaali kabona, bwe baawandiika Abayisirayiri mu ddungu lya Mowaabu okumpi ne Yoludaani okuliraana Yeriko.
-