-
Ekyamateeka 5:2Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
2 Yakuwa Katonda waffe yakola naffe endagaano mu Kolebu.+
-
-
Abebbulaniya 9:19, 20Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
19 Kubanga Musa bwe yamala okutegeeza abantu bonna ebiragiro byonna eby’Amateeka, yatwala omusaayi gw’ente ento ennume n’embuzi awamu n’amazzi n’agumansira ku kitabo ne ku bantu bonna ng’akozesa ebyoya by’endiga ebimyufu n’obutabi bwa ezobu, 20 nga bw’agamba nti: “Guno gwe musaayi gw’endagaano Katonda gy’abawadde okutuukiriza.”+
-