11 Awo abantu bonna abaali ku mulyango gw’ekibuga era n’abakadde ne bagamba nti: “Tuli bajulizi! Yakuwa awe omukisa omukazi ajja mu nnyumba yo, abeere nga Laakeeri ne Leeya, bannakazadde b’ennyumba ya Isirayiri.+ K’oyitimuke mu Efulaasa+ era okole erinnya eddungi mu Besirekemu.+