Okuva 37:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 37 Awo Bezaleeri+ n’akola Essanduuko+ mu mbaawo z’omuti gwa sita. Obuwanvu bwayo bwali emikono* ebiri n’ekitundu, obugazi bwayo bwali omukono gumu n’ekitundu, ate obugulumivu bwayo bwali omukono gumu n’ekitundu.+ Eby’Abaleevi 16:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Yakuwa n’agamba Musa nti: “Gamba Alooni muganda wo obutamalanga gajja buli w’ayagalidde munda w’olutimbe+ mu kifo ekitukuvu,+ mu maaso g’eky’okubikkako ekiri ku Ssanduuko, aleme okufa;+ kubanga nja kulabikiranga mu kire+ waggulu w’eky’okubikkako.+
37 Awo Bezaleeri+ n’akola Essanduuko+ mu mbaawo z’omuti gwa sita. Obuwanvu bwayo bwali emikono* ebiri n’ekitundu, obugazi bwayo bwali omukono gumu n’ekitundu, ate obugulumivu bwayo bwali omukono gumu n’ekitundu.+
2 Yakuwa n’agamba Musa nti: “Gamba Alooni muganda wo obutamalanga gajja buli w’ayagalidde munda w’olutimbe+ mu kifo ekitukuvu,+ mu maaso g’eky’okubikkako ekiri ku Ssanduuko, aleme okufa;+ kubanga nja kulabikiranga mu kire+ waggulu w’eky’okubikkako.+