8 “Ate era waliwo ne Simeeyi mutabani wa Gera Omubenyamini ow’e Bakulimu. Ye yankolimira ekikolimo ekibi ennyo+ ku lunaku lwe nnagenda e Makanayimu,+ kyokka bwe yaserengeta okunsisinkana ku Yoludaani ne mmulayirira mu linnya lya Yakuwa nti: ‘Sijja kukutta na kitala.’+