-
1 Bassekabaka 2:10-12Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
10 Awo Dawudi n’agalamizibwa wamu ne bajjajjaabe n’aziikibwa mu Kibuga kya Dawudi.+ 11 Dawudi yafugira Isirayiri emyaka 40. Mu Kebbulooni+ yafugirayo emyaka 7, ate mu Yerusaalemi n’afugirayo emyaka 33.+
12 Awo Sulemaani n’atuula ku ntebe ya Dawudi kitaawe, era obwakabaka bwe ne bugenda nga bunywera.+
-