Lukka 12:15 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 15 N’abagamba nti: “Mutunule era mwekuume okwegomba* okwa buli ngeri,+ kubanga omuntu ne bw’aba n’ebintu ebingi, ebintu ebingi by’aba nabyo si bye bimuwa obulamu.”+ 1 Timoseewo 6:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Kubanga okwagala ennyo ssente ye nsibuko y’ebibi ebya buli ngeri, era olw’okuzaagala ennyo abamu bakyamiziddwa ne bava mu kukkiriza ne beereetera obulumi bungi.+ Abebbulaniya 13:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Temubeeranga na mpisa ya kwagala ssente,+ naye mubeerenga bamativu ne bye mulina.+ Kubanga yagamba nti: “Sirikuleka n’akatono era sirikwabulira.”+
15 N’abagamba nti: “Mutunule era mwekuume okwegomba* okwa buli ngeri,+ kubanga omuntu ne bw’aba n’ebintu ebingi, ebintu ebingi by’aba nabyo si bye bimuwa obulamu.”+
10 Kubanga okwagala ennyo ssente ye nsibuko y’ebibi ebya buli ngeri, era olw’okuzaagala ennyo abamu bakyamiziddwa ne bava mu kukkiriza ne beereetera obulumi bungi.+
5 Temubeeranga na mpisa ya kwagala ssente,+ naye mubeerenga bamativu ne bye mulina.+ Kubanga yagamba nti: “Sirikuleka n’akatono era sirikwabulira.”+