2 Samwiri 12:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Awo Nasani n’agamba Dawudi nti: “Ggwe musajja oyo! Bw’ati Yakuwa Katonda wa Isirayiri bw’agamba: ‘Nze kennyini nnakufukako amafuta okuba kabaka wa Isirayiri,+ era ne nkununula mu mukono gwa Sawulo.+ 2 Samwiri 12:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Kale lwaki wanyooma ekigambo kya Yakuwa n’okola ekintu ekibi mu maaso ge? Watta Uliya Omukiiti n’ekitala,+ era n’otwala mukazi we abeere mukazi wo,+ ng’omaze okumutta n’ekitala ky’Abaamoni.+ Zabbuli 141:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Omutuukirivu bw’ankuba, kiba kikolwa ekyoleka okwagala okutajjulukuka;+Bw’annenya, kiba ng’amafuta agafukiddwa ku mutwe gwange,+Omutwe gwange ge gutayinza kugaana.+ Ne bwe banaaba bali mu buzibu nja kweyongera okusaba. Okubikkulirwa 3:19 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 “‘Abo bonna be njagala mbanenya era mbakangavvula.+ N’olwekyo, beera munyiikivu era weenenye.+
7 Awo Nasani n’agamba Dawudi nti: “Ggwe musajja oyo! Bw’ati Yakuwa Katonda wa Isirayiri bw’agamba: ‘Nze kennyini nnakufukako amafuta okuba kabaka wa Isirayiri,+ era ne nkununula mu mukono gwa Sawulo.+
9 Kale lwaki wanyooma ekigambo kya Yakuwa n’okola ekintu ekibi mu maaso ge? Watta Uliya Omukiiti n’ekitala,+ era n’otwala mukazi we abeere mukazi wo,+ ng’omaze okumutta n’ekitala ky’Abaamoni.+
5 Omutuukirivu bw’ankuba, kiba kikolwa ekyoleka okwagala okutajjulukuka;+Bw’annenya, kiba ng’amafuta agafukiddwa ku mutwe gwange,+Omutwe gwange ge gutayinza kugaana.+ Ne bwe banaaba bali mu buzibu nja kweyongera okusaba.