Engero 1:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Mwana wange, wuliriza kitaawo by’akuyigiriza,+Era tovanga ku ebyo nnyoko by’akuyigiriza.*+ 2 Timoseewo 1:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Kubanga nzijukira okukkiriza okutaliimu bukuusa kw’olina,+ okwasooka okubeera mu jjajjaawo Looyi ne mu maama wo Ewuniike, era ndi mukakafu nti naawe okulina.
5 Kubanga nzijukira okukkiriza okutaliimu bukuusa kw’olina,+ okwasooka okubeera mu jjajjaawo Looyi ne mu maama wo Ewuniike, era ndi mukakafu nti naawe okulina.