Ezeekyeri 38:16 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 16 Olirumba abantu bange Abayisirayiri ng’olinga ekire ekibisse ensi. Mu nnaku ezisembayo ndikuleeta n’olumba ensi yange,+ amawanga galyoke gammanye bwe ndyetukuza mu maaso gaabwe okuyitira mu ggwe Googi.”’+ Ezeekyeri 38:22 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 22 Ndimusalira omusango.* Ndimusindikira endwadde+ ye n’eggye lye. Omusaayi mungi guliyiibwa; ye n’eggye lye n’amawanga amangi agaliba naye+ ndibatonnyessaako nnamutikkwa w’enkuba, omuzira,+ omuliro,+ n’amayinja agookya.+ Zekkaliya 2:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Oluvannyuma lw’okugulumizibwa,* Katonda antumye mu mawanga agaali gabanyagako ebyammwe,+ era bw’ati Yakuwa ow’eggye bw’agamba: ‘Buli abakwatako mmwe aba akutte ku mmunye y’eriiso lyange.*+ Zekkaliya 12:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Ku lunaku olwo ndifuula Yerusaalemi ejjinja eririzitoowerera amawanga gonna. Abo bonna abalirisitula balifuna ebisago eby’amaanyi,+ era amawanga gonna galikuŋŋaana okulwanyisa Yerusaalemi.”+
16 Olirumba abantu bange Abayisirayiri ng’olinga ekire ekibisse ensi. Mu nnaku ezisembayo ndikuleeta n’olumba ensi yange,+ amawanga galyoke gammanye bwe ndyetukuza mu maaso gaabwe okuyitira mu ggwe Googi.”’+
22 Ndimusalira omusango.* Ndimusindikira endwadde+ ye n’eggye lye. Omusaayi mungi guliyiibwa; ye n’eggye lye n’amawanga amangi agaliba naye+ ndibatonnyessaako nnamutikkwa w’enkuba, omuzira,+ omuliro,+ n’amayinja agookya.+
8 Oluvannyuma lw’okugulumizibwa,* Katonda antumye mu mawanga agaali gabanyagako ebyammwe,+ era bw’ati Yakuwa ow’eggye bw’agamba: ‘Buli abakwatako mmwe aba akutte ku mmunye y’eriiso lyange.*+
3 Ku lunaku olwo ndifuula Yerusaalemi ejjinja eririzitoowerera amawanga gonna. Abo bonna abalirisitula balifuna ebisago eby’amaanyi,+ era amawanga gonna galikuŋŋaana okulwanyisa Yerusaalemi.”+