Ekyamateeka 32:9, 10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Abantu ba Yakuwa gwe mugabo gwe;+Yakobo bwe busika bwe.+ 10 Yamusanga mu ddungu+Mu ddungu eryereere, omuli ensolo eziwoowoola.+ Yamwebulungulula n’amulabirira,+N’amukuuma ng’emmunye y’eriiso lye.+ Zabbuli 105:14, 15 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 Teyakkiriza muntu n’omu kubabonyaabonya,+Naye yanenya bakabaka ku lwabwe,+15 Ng’agamba nti, “Temukwata ku bantu bange abaafukibwako amafuta,Era bannabbi bange temubakolako kabi.”+ 2 Abassessalonika 1:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Mazima ddala kya butuukirivu Katonda okubonereza abo abababonyaabonya.+
9 Abantu ba Yakuwa gwe mugabo gwe;+Yakobo bwe busika bwe.+ 10 Yamusanga mu ddungu+Mu ddungu eryereere, omuli ensolo eziwoowoola.+ Yamwebulungulula n’amulabirira,+N’amukuuma ng’emmunye y’eriiso lye.+
14 Teyakkiriza muntu n’omu kubabonyaabonya,+Naye yanenya bakabaka ku lwabwe,+15 Ng’agamba nti, “Temukwata ku bantu bange abaafukibwako amafuta,Era bannabbi bange temubakolako kabi.”+