9 “Naawe Sulemaani mwana wange, manya Katonda wa kitaawo omuweereze n’omutima gwo gwonna+ era ng’oli musanyufu; kubanga Yakuwa akebera emitima gyonna+ era ategeera ebirowoozo n’ebigendererwa byonna.+ Bw’onoomunoonya ajja kukkiriza omuzuule;+ naye bw’onoomuvaako ajja kukuleka emirembe gyonna.+