3 Nzuuno. Munnumirize mu maaso ga Yakuwa ne mu maaso g’oyo gwe yafukako amafuta:+ Ani gwe nnali nzigyeeko ente ye oba endogoyi ye?+ Ani gwe nnali ndyazaamaanyizza oba ani gwe nnali njooze? Ani gwe nnali nzigyeeko enguzi ne nkola ebitali bya bwenkanya?+ Bwe mba nga nnakikola, nja kubibaddizaawo.”+