Ezera 3:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Bangi ku bakabona n’Abaleevi n’abakulu b’ebika*—abasajja abakadde abaalaba ennyumba eyasooka+—ne bakaaba mu ddoboozi erya waggulu bwe baalaba ng’omusingi gw’ennyumba eno guzimbiddwa, ate abalala bangi ne baleekaana nnyo olw’essanyu.+ Nekkemiya 8:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 Bwe kityo ekibiina kyonna eky’abo abaava mu buwambe ne bazimba ensiisira ne bazibeeramu. Abayisirayiri baali tebakolangako bwe batyo okuva mu kiseera kya Yoswa+ mutabani wa Nuuni okutuuka ku lunaku olwo, era waaliwo okusanyuka kwa maanyi nnyo.+ Isaaya 35:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Abo Yakuwa b’aliba anunudde balikomawo+ ne bajja mu Sayuuni nga boogerera waggulu n’essanyu.+ Essanyu ery’olubeerera liribeera ku mitwe gyabwe ng’engule.+ Balisanyuka era balijaganya,Era okunakuwala n’okusinda biriggwaawo.+
12 Bangi ku bakabona n’Abaleevi n’abakulu b’ebika*—abasajja abakadde abaalaba ennyumba eyasooka+—ne bakaaba mu ddoboozi erya waggulu bwe baalaba ng’omusingi gw’ennyumba eno guzimbiddwa, ate abalala bangi ne baleekaana nnyo olw’essanyu.+
17 Bwe kityo ekibiina kyonna eky’abo abaava mu buwambe ne bazimba ensiisira ne bazibeeramu. Abayisirayiri baali tebakolangako bwe batyo okuva mu kiseera kya Yoswa+ mutabani wa Nuuni okutuuka ku lunaku olwo, era waaliwo okusanyuka kwa maanyi nnyo.+
10 Abo Yakuwa b’aliba anunudde balikomawo+ ne bajja mu Sayuuni nga boogerera waggulu n’essanyu.+ Essanyu ery’olubeerera liribeera ku mitwe gyabwe ng’engule.+ Balisanyuka era balijaganya,Era okunakuwala n’okusinda biriggwaawo.+