Okuva 30:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 30 “Ojja kukola ekyoto eky’okwoterezangako obubaani;+ ojja kukikola mu mbaawo z’omuti gwa sita.+ 1 Bassekabaka 7:48 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 48 Sulemaani yakola ebintu byonna eby’ennyumba ya Yakuwa: ekyoto+ ekya zzaabu; emmeeza eya zzaabu+ eyali ey’okuteekako emigaati egy’okulaga; Okubikkulirwa 8:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Malayika omulala n’ajja, n’ayimirira awaali ekyoto+ ng’alina ekyoterezo ky’obubaani ekya zzaabu; n’aweebwa obubaani bungi+ okubuweerayo awamu n’okusaba kw’abatukuvu ku kyoto ekya zzaabu+ ekyali mu maaso g’entebe y’obwakabaka.
48 Sulemaani yakola ebintu byonna eby’ennyumba ya Yakuwa: ekyoto+ ekya zzaabu; emmeeza eya zzaabu+ eyali ey’okuteekako emigaati egy’okulaga;
3 Malayika omulala n’ajja, n’ayimirira awaali ekyoto+ ng’alina ekyoterezo ky’obubaani ekya zzaabu; n’aweebwa obubaani bungi+ okubuweerayo awamu n’okusaba kw’abatukuvu ku kyoto ekya zzaabu+ ekyali mu maaso g’entebe y’obwakabaka.