Danyeri 7:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Bwe nnali nkyalowooza ku mayembe ago, laba! ejjembe eddala ettono+ ne limera mu go, era amayembe asatu ku gali agaasooka ne gakuulibwa mu maaso gaalyo. Era ejjembe lino lyalina amaaso agalinga ag’omuntu n’akamwa akaali koogeza amalala.*+ Danyeri 7:25 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 25 Alyogera ebigambo ebibi ku Oyo Asingayo Okuba Waggulu,+ era abatukuvu b’Oyo Ali Waggulu wa Byonna alibayigganya olutata. Alyagala okukyusa ebiseera n’etteeka, era baliweebwayo mu mukono gwe okumala ekiseera, n’ebiseera, n’ekitundu ky’ekiseera.*+
8 Bwe nnali nkyalowooza ku mayembe ago, laba! ejjembe eddala ettono+ ne limera mu go, era amayembe asatu ku gali agaasooka ne gakuulibwa mu maaso gaalyo. Era ejjembe lino lyalina amaaso agalinga ag’omuntu n’akamwa akaali koogeza amalala.*+
25 Alyogera ebigambo ebibi ku Oyo Asingayo Okuba Waggulu,+ era abatukuvu b’Oyo Ali Waggulu wa Byonna alibayigganya olutata. Alyagala okukyusa ebiseera n’etteeka, era baliweebwayo mu mukono gwe okumala ekiseera, n’ebiseera, n’ekitundu ky’ekiseera.*+