Danyeri 7:25 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 25 Alyogera ebigambo ebibi ku Oyo Asingayo Okuba Waggulu,+ era abatukuvu b’Oyo Ali Waggulu wa Byonna alibayigganya olutata. Alyagala okukyusa ebiseera n’etteeka, era baliweebwayo mu mukono gwe okumala ekiseera, n’ebiseera, n’ekitundu ky’ekiseera.*+ Danyeri 7:27 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 27 “‘Obwakabaka n’obufuzi n’ekitiibwa ky’obwakabaka bwonna obuli wansi w’eggulu ne biweebwa abantu abatukuvu b’Oyo Ali Waggulu wa Byonna.+ Obwakabaka bwabwe bwe bwakabaka obw’emirembe n’emirembe,+ era obufuzi bwonna bulibaweereza era bulibagondera.’
25 Alyogera ebigambo ebibi ku Oyo Asingayo Okuba Waggulu,+ era abatukuvu b’Oyo Ali Waggulu wa Byonna alibayigganya olutata. Alyagala okukyusa ebiseera n’etteeka, era baliweebwayo mu mukono gwe okumala ekiseera, n’ebiseera, n’ekitundu ky’ekiseera.*+
27 “‘Obwakabaka n’obufuzi n’ekitiibwa ky’obwakabaka bwonna obuli wansi w’eggulu ne biweebwa abantu abatukuvu b’Oyo Ali Waggulu wa Byonna.+ Obwakabaka bwabwe bwe bwakabaka obw’emirembe n’emirembe,+ era obufuzi bwonna bulibaweereza era bulibagondera.’