-
Isaaya 53:11Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
11 Olw’obulumi bwe obungi, aliraba era alisanyuka.
-
-
Abaruumi 1:16, 17Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
16 Amawulire amalungi tegankwansa nsonyi,+ kubanga ge maanyi Katonda mw’ayitira okulokola buli muntu alina okukkiriza,+ ng’asookera ku Bayudaaya+ n’oluvannyuma Abayonaani.+ 17 Abo abalina okukkiriza bakiraba nti okuyitira mu mawulire amalungi Katonda ayoleka obutuukirivu bwe, era kino kyongera okunyweza okukkiriza kwabwe,+ nga bwe kyawandiikibwa nti: “Omutuukirivu anaabanga mulamu lwa kukkiriza.”+
-