Makko 8:38 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 38 Buli ankwatirwa ensonyi nze era n’ebigambo byange mu mulembe guno omwonoonyi era ogutali mwesigwa* eri Katonda, n’Omwana w’omuntu alimukwatirwa ensonyi+ bw’alijjira mu kitiibwa kya Kitaawe ng’ali wamu ne bamalayika abatukuvu.”+ 2 Timoseewo 1:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 N’olwekyo, tokwatibwanga nsonyi kubuulira bikwata ku Mukama waffe,+ ne ku nze eyasibibwa ku lulwe, naye beeranga mwetegefu okubonaabona+ olw’amawulire amalungi nga weesiga amaanyi ga Katonda.+
38 Buli ankwatirwa ensonyi nze era n’ebigambo byange mu mulembe guno omwonoonyi era ogutali mwesigwa* eri Katonda, n’Omwana w’omuntu alimukwatirwa ensonyi+ bw’alijjira mu kitiibwa kya Kitaawe ng’ali wamu ne bamalayika abatukuvu.”+
8 N’olwekyo, tokwatibwanga nsonyi kubuulira bikwata ku Mukama waffe,+ ne ku nze eyasibibwa ku lulwe, naye beeranga mwetegefu okubonaabona+ olw’amawulire amalungi nga weesiga amaanyi ga Katonda.+