Danyeri 1:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 Katonda ow’amazima yasobozesa abavubuka* abo abana okumanya n’okutegeera ebiwandiiko byonna era n’abawa amagezi; era Danyeri yaweebwa n’obusobozi bw’okutegeera okwolesebwa okwa buli ngeri n’ebirooto ebya buli ngeri.+ Danyeri 1:20 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 20 Mu buli nsonga yonna eyali yeetaagisa amagezi n’okutegeera kabaka gye yababuuzanga, yakiraba nti baali basinga emirundi kkumi bakabona bonna abaakolanga eby’obufumu, n’abalaguzi bonna+ abaali mu bwakabaka bwe bwonna.
17 Katonda ow’amazima yasobozesa abavubuka* abo abana okumanya n’okutegeera ebiwandiiko byonna era n’abawa amagezi; era Danyeri yaweebwa n’obusobozi bw’okutegeera okwolesebwa okwa buli ngeri n’ebirooto ebya buli ngeri.+
20 Mu buli nsonga yonna eyali yeetaagisa amagezi n’okutegeera kabaka gye yababuuzanga, yakiraba nti baali basinga emirundi kkumi bakabona bonna abaakolanga eby’obufumu, n’abalaguzi bonna+ abaali mu bwakabaka bwe bwonna.