Yeremiya 30:18 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 18 Bw’ati Yakuwa bw’agamba: “Laba ŋŋenda kukuŋŋaanya ab’omu weema za Yakobo abaawambibwa,+Era nja kusaasira weema ze. Ekibuga kijja kuddamu kizimbibwe ku kasozi kaakyo,+Era olubiri lujja kubeera mu kifo kyalwo ekituufu.
18 Bw’ati Yakuwa bw’agamba: “Laba ŋŋenda kukuŋŋaanya ab’omu weema za Yakobo abaawambibwa,+Era nja kusaasira weema ze. Ekibuga kijja kuddamu kizimbibwe ku kasozi kaakyo,+Era olubiri lujja kubeera mu kifo kyalwo ekituufu.