38 Peetero n’abagamba nti: “Mwenenye,+ era buli omu ku mmwe abatizibwe+ mu linnya lya Yesu Kristo musobole okusonyiyibwa ebibi byammwe,+ era mujja kufuna ekirabo eky’omwoyo omutukuvu.
12 Naye Firipo bwe yababuulira amawulire amalungi agakwata ku Bwakabaka bwa Katonda+ ne ku linnya lya Yesu Kristo ne bakkiriza, abasajja n’abakazi ne babatizibwa.+