Okubikkulirwa 12:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Ogusota ogunene,+ omusota ogw’edda+ oguyitibwa Omulyolyomi+ era Sitaani,+ alimbalimba ensi yonna,+ ne gusuulibwa ku nsi+ ne bamalayika baagwo ne basuulibwa nagwo. Okubikkulirwa 20:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Omulyolyomi eyali abalimbalimba n’asuulibwa mu nnyanja ey’omuliro n’obuganga* omwali ensolo+ ne nnabbi ow’obulimba;+ era balibonyaabonyezebwa* emisana n’ekiro emirembe n’emirembe.
9 Ogusota ogunene,+ omusota ogw’edda+ oguyitibwa Omulyolyomi+ era Sitaani,+ alimbalimba ensi yonna,+ ne gusuulibwa ku nsi+ ne bamalayika baagwo ne basuulibwa nagwo.
10 Omulyolyomi eyali abalimbalimba n’asuulibwa mu nnyanja ey’omuliro n’obuganga* omwali ensolo+ ne nnabbi ow’obulimba;+ era balibonyaabonyezebwa* emisana n’ekiro emirembe n’emirembe.