-
Makko 2:15, 16Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
15 Oluvannyuma, Yesu bwe yali alya emmere* mu nnyumba ya Leevi, abasolooza omusolo n’aboonoonyi bangi baali balya* naye n’abayigirizwa be, kubanga bangi ku bo baali bafuuse bagoberezi be.+ 16 Naye abawandiisi n’Abafalisaayo bwe baalaba ng’alya n’aboonoonyi era n’abasolooza omusolo, ne batandika okugamba abayigirizwa be nti: “Alya n’abasolooza omusolo era n’aboonoonyi?”
-