Isaaya 53:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Kyokka yafumitibwa+ olw’ebyonoono byaffe;+Yabonyaabonyezebwa olw’ensobi zaffe.+ Yabonerezebwa tube n’emirembe,+Era olw’ebiwundu bye twawonyezebwa.+ Makko 9:31 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 31 Kubanga yali ayigiriza abayigirizwa be ng’abagamba nti: “Omwana w’omuntu agenda kuliibwamu olukwe aweebweyo mu mikono gy’abantu bamutte,+ naye wadde ng’ajja kuttibwa, ajja kuzuukira oluvannyuma lw’ennaku ssatu.”+
5 Kyokka yafumitibwa+ olw’ebyonoono byaffe;+Yabonyaabonyezebwa olw’ensobi zaffe.+ Yabonerezebwa tube n’emirembe,+Era olw’ebiwundu bye twawonyezebwa.+
31 Kubanga yali ayigiriza abayigirizwa be ng’abagamba nti: “Omwana w’omuntu agenda kuliibwamu olukwe aweebweyo mu mikono gy’abantu bamutte,+ naye wadde ng’ajja kuttibwa, ajja kuzuukira oluvannyuma lw’ennaku ssatu.”+