11 Abamu ku mmwe mwali ng’abo. Naye kaakano munaaziddwa,+ mutukuziddwa,+ era muyitiddwa batuukirivu+ mu linnya lya Mukama waffe Yesu Kristo era n’omwoyo gwa Katonda waffe.
25 Abaami mweyongere okwagala bakyala bammwe+ nga Kristo bwe yayagala ekibiina ne yeewaayo ku lwakyo,+26 asobole okukitukuza ng’akinaaza n’amazzi okuyitira mu kigambo,+
22 ka tutuukirire Katonda nga tulina emitima egy’amazima era nga tulina okukkiriza okw’amaanyi, okuva emitima gyaffe bwe gimansiddwako ne giggibwako omuntu ow’omunda omubi+ era n’emibiri gyaffe ne ginaazibwa amazzi amayonjo.+