46 era n’abagamba nti: “Bwe kityo bwe kyawandiikibwa nti Kristo wa kubonyaabonyezebwa era azuukizibwe mu bafu ku lunaku olw’okusatu,+ 47 era nti mu linnya lye, obubaka obw’okwenenya okusobola okusonyiyibwa ebibi+ bwa kubuulirwa mu mawanga gonna+—okutandikira mu Yerusaalemi.+