-
Ebikolwa 3:25, 26Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
25 Mmwe baana ba bannabbi era ab’endagaano Katonda gye yakola ne bajjajjammwe+ ng’agamba Ibulayimu nti: ‘Ebika byonna ku nsi biriweebwa omukisa okuyitira mu zzadde lyo.’+ 26 Katonda bwe yalonda Omuweereza we, yasooka kumutumira mmwe+ abawe omukisa ng’abayamba okukyuka muleke ebikolwa byammwe ebibi.”
-