-
Matayo 28:19, 20Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
19 N’olwekyo, mugende mufuule abantu b’omu mawanga gonna+ abayigirizwa, nga mubabatiza+ mu linnya lya Kitaffe, n’ery’Omwana, n’ery’omwoyo omutukuvu, 20 nga mubayigiriza okukwata ebintu byonna bye nnabalagira.+ Era laba! Ndi wamu nammwe ennaku zonna okutuusa ku mafundikira g’enteekateeka y’ebintu.”*+
-