5 Mazima ddala, ekigendererwa ky’ekiragiro kino kwe kuba n’okwagala+ okuva mu mutima omulongoofu, mu muntu ow’omunda omulungi, ne mu kukkiriza+ okutaliimu bukuusa.
22 Kaakano nga bwe mumaze okwetukuza nga mugondera amazima era ng’ekyo kibaviiriddeko okuba n’okwagalana okw’ab’oluganda okutaliimu bukuusa,+ kale mwagalane nnyo okuviira ddala ku mutima.+