Isaaya 25:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Alimirira ddala* okufa emirembe gyonna,+Era Yakuwa Mukama Afuga Byonna alisangula amaziga mu maaso gonna.+ Ekivume ky’abantu be alikiggya ku nsi yonna,Kubanga Yakuwa kennyini y’akyogedde. Okubikkulirwa 20:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Balina essanyu era batukuvu abo abazuukirira mu kuzuukira okusooka;+ abo okufa okw’okubiri+ tekubalinaako buyinza,+ naye baliba bakabona+ ba Katonda era ba Kristo, era balifugira wamu naye nga bakabaka okumala emyaka 1,000.+
8 Alimirira ddala* okufa emirembe gyonna,+Era Yakuwa Mukama Afuga Byonna alisangula amaziga mu maaso gonna.+ Ekivume ky’abantu be alikiggya ku nsi yonna,Kubanga Yakuwa kennyini y’akyogedde.
6 Balina essanyu era batukuvu abo abazuukirira mu kuzuukira okusooka;+ abo okufa okw’okubiri+ tekubalinaako buyinza,+ naye baliba bakabona+ ba Katonda era ba Kristo, era balifugira wamu naye nga bakabaka okumala emyaka 1,000.+