Isaaya 52:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Muveeyo, muveeyo, mufulume,+ temukwata ku kintu kyonna kitali kirongoofu!+ Mukifulumemu,+ mwekuume nga muli balongoofu,Mmwe abasitudde ebintu bya Yakuwa.+ Yeremiya 51:45 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 45 Mumufulumemu abantu bange!+ Mudduke mwewonye+ obusungu bwa Yakuwa obubuubuuka!+ Okubikkulirwa 18:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Awo ne mpulira eddoboozi eddala okuva mu ggulu nga ligamba nti: “Mukifulumemu abantu bange,+ bwe muba nga temwagala kussa kimu nakyo mu bibi byakyo, era bwe muba nga temwagala kugabana ku bibonyoobonyo byakyo.+
11 Muveeyo, muveeyo, mufulume,+ temukwata ku kintu kyonna kitali kirongoofu!+ Mukifulumemu,+ mwekuume nga muli balongoofu,Mmwe abasitudde ebintu bya Yakuwa.+
4 Awo ne mpulira eddoboozi eddala okuva mu ggulu nga ligamba nti: “Mukifulumemu abantu bange,+ bwe muba nga temwagala kussa kimu nakyo mu bibi byakyo, era bwe muba nga temwagala kugabana ku bibonyoobonyo byakyo.+