Isaaya 48:20 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 20 Mufulume mu Babulooni!+ Mudduke Abakaludaaya! Mukyogereko n’essanyu! Mukirangirire!+ Mukimanyise ensi yonna.+ Mugambe nti: “Yakuwa anunudde Yakobo omuweereza we.+ Isaaya 52:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Muveeyo, muveeyo, mufulume,+ temukwata ku kintu kyonna kitali kirongoofu!+ Mukifulumemu,+ mwekuume nga muli balongoofu,Mmwe abasitudde ebintu bya Yakuwa.+ Yeremiya 50:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 “Mudduke mu Babulooni,Muve mu nsi y’Abakaludaaya,+Mubeere ng’ensolo ezikulembedde ekisibo.
20 Mufulume mu Babulooni!+ Mudduke Abakaludaaya! Mukyogereko n’essanyu! Mukirangirire!+ Mukimanyise ensi yonna.+ Mugambe nti: “Yakuwa anunudde Yakobo omuweereza we.+
11 Muveeyo, muveeyo, mufulume,+ temukwata ku kintu kyonna kitali kirongoofu!+ Mukifulumemu,+ mwekuume nga muli balongoofu,Mmwe abasitudde ebintu bya Yakuwa.+