16 kubanga Mukama waffe alikka okuva mu ggulu ng’ayogera n’obuyinza, n’eddoboozi lya malayika omukulu,+ n’ekkondeere lya Katonda, era abo abaafa nga bali bumu ne Kristo be balisooka okuzuukira.+
6 Balina essanyu era batukuvu abo abazuukirira mu kuzuukira okusooka;+ abo okufa okw’okubiri+ tekubalinaako buyinza,+ naye baliba bakabona+ ba Katonda era ba Kristo, era balifugira wamu naye nga bakabaka okumala emyaka 1,000.+