Isaaya 45:22 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 22 Mukyuke mudde gye ndi mulokolebwe,+ mmwe ensi yonna,Kubanga nze Katonda era teri mulala.+ Ebikolwa 17:30 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 30 Kyo kituufu nti Katonda yabuusa amaaso ebiseera eby’obutamanya obwo,+ naye kaakano agamba abantu yonna gye bali nti beenenye. Abaruumi 5:18 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 18 N’olwekyo, ng’okuyitira mu kibi ekimu abantu aba buli ngeri bwe baasingibwa omusango,+ bwe kityo n’okuyitira mu kikolwa ekimu eky’obutuukirivu, abantu aba buli ngeri+ baayitibwa batuukirivu basobole okufuna obulamu.+ 1 Timoseewo 4:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Olw’ensonga eyo, tukola nnyo era tufuba,+ kubanga essuubi lyaffe tulitadde mu Katonda omulamu, Omulokozi+ w’abantu aba buli ngeri,+ naddala abeesigwa.
30 Kyo kituufu nti Katonda yabuusa amaaso ebiseera eby’obutamanya obwo,+ naye kaakano agamba abantu yonna gye bali nti beenenye.
18 N’olwekyo, ng’okuyitira mu kibi ekimu abantu aba buli ngeri bwe baasingibwa omusango,+ bwe kityo n’okuyitira mu kikolwa ekimu eky’obutuukirivu, abantu aba buli ngeri+ baayitibwa batuukirivu basobole okufuna obulamu.+
10 Olw’ensonga eyo, tukola nnyo era tufuba,+ kubanga essuubi lyaffe tulitadde mu Katonda omulamu, Omulokozi+ w’abantu aba buli ngeri,+ naddala abeesigwa.