Abaruumi 1:16 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 16 Amawulire amalungi tegankwansa nsonyi,+ kubanga ge maanyi Katonda mw’ayitira okulokola buli muntu alina okukkiriza,+ ng’asookera ku Bayudaaya+ n’oluvannyuma Abayonaani.+ 1 Timoseewo 2:3, 4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Kino kirungi era kikkirizibwa mu maaso g’Omulokozi waffe Katonda,+ 4 ayagala abantu aba buli ngeri okulokolebwa+ era bategeerere ddala amazima.
16 Amawulire amalungi tegankwansa nsonyi,+ kubanga ge maanyi Katonda mw’ayitira okulokola buli muntu alina okukkiriza,+ ng’asookera ku Bayudaaya+ n’oluvannyuma Abayonaani.+
3 Kino kirungi era kikkirizibwa mu maaso g’Omulokozi waffe Katonda,+ 4 ayagala abantu aba buli ngeri okulokolebwa+ era bategeerere ddala amazima.