10 Ne mpulira eddoboozi ery’omwanguka mu ggulu nga ligamba nti:
“Kaakano obulokozi buzze,+ n’amaanyi, n’Obwakabaka bwa Katonda waffe,+ n’obuyinza bwa Kristo we, kubanga avunaana baganda baffe asuuliddwa wansi, abavunaana emisana n’ekiro mu maaso ga Katonda waffe!+