Okuva 30:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Alooni ajja kuteekanga ogumu ku musaayi gw’ensolo y’ekiweebwayo olw’ekibi+ ku mayembe g’ekyoto okukitukuza. Ajja kukikolanga omulundi gumu mu mwaka+ okukitukuza mu mirembe gyammwe gyonna. Kitukuvu nnyo eri Yakuwa.” Eby’Abaleevi 16:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 “Anaddiranga ogumu ku musaayi gw’ente ennume+ n’agumansira n’olugalo lwe mu maaso g’eky’okubikkako ku luuyi olw’ebuvanjuba, era ogumu ku musaayi anaagumansiranga n’olugalo lwe emirundi musanvu mu maaso g’eky’okubikkako.+
10 Alooni ajja kuteekanga ogumu ku musaayi gw’ensolo y’ekiweebwayo olw’ekibi+ ku mayembe g’ekyoto okukitukuza. Ajja kukikolanga omulundi gumu mu mwaka+ okukitukuza mu mirembe gyammwe gyonna. Kitukuvu nnyo eri Yakuwa.”
14 “Anaddiranga ogumu ku musaayi gw’ente ennume+ n’agumansira n’olugalo lwe mu maaso g’eky’okubikkako ku luuyi olw’ebuvanjuba, era ogumu ku musaayi anaagumansiranga n’olugalo lwe emirundi musanvu mu maaso g’eky’okubikkako.+