1 Abakkolinso 5:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Muggyeewo ekizimbulukusa ekikadde, musobole okubeera ekitole ekiggya nga temuliimu kizimbulukusa. Kubanga Kristo, omwana gwaffe ogw’endiga ogw’Okuyitako,+ aweereddwayo.+ Yakobo 4:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Mmwe abakazi abenzi,* temumanyi nti okubeera mukwano gw’ensi kwe kuba omulabe wa Katonda? N’olwekyo, buli ayagala okubeera mukwano gw’ensi yeefuula mulabe wa Katonda.+ Okubikkulirwa 18:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Awo ne mpulira eddoboozi eddala okuva mu ggulu nga ligamba nti: “Mukifulumemu abantu bange,+ bwe muba nga temwagala kussa kimu nakyo mu bibi byakyo, era bwe muba nga temwagala kugabana ku bibonyoobonyo byakyo.+
7 Muggyeewo ekizimbulukusa ekikadde, musobole okubeera ekitole ekiggya nga temuliimu kizimbulukusa. Kubanga Kristo, omwana gwaffe ogw’endiga ogw’Okuyitako,+ aweereddwayo.+
4 Mmwe abakazi abenzi,* temumanyi nti okubeera mukwano gw’ensi kwe kuba omulabe wa Katonda? N’olwekyo, buli ayagala okubeera mukwano gw’ensi yeefuula mulabe wa Katonda.+
4 Awo ne mpulira eddoboozi eddala okuva mu ggulu nga ligamba nti: “Mukifulumemu abantu bange,+ bwe muba nga temwagala kussa kimu nakyo mu bibi byakyo, era bwe muba nga temwagala kugabana ku bibonyoobonyo byakyo.+