Abeefeso 5:21 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 21 Buli omu agonderenga munne+ olw’okutya Kristo. Yakobo 3:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 Naye amagezi agava waggulu okusooka malongoofu,+ ga mirembe,+ si makakanyavu,+ mawulize, gajjudde obusaasizi n’ebibala ebirungi,+ tegasosola,+ era tegaliimu bunnanfuusi.+
17 Naye amagezi agava waggulu okusooka malongoofu,+ ga mirembe,+ si makakanyavu,+ mawulize, gajjudde obusaasizi n’ebibala ebirungi,+ tegasosola,+ era tegaliimu bunnanfuusi.+