Zabbuli 45:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Mu kitiibwa kyo genda owangule;+Weebagale embalaasi yo olw’amazima n’obwetoowaze n’obutuukirivu,+Omukono gwo ogwa ddyo gujja kukola* ebintu ebiwuniikiriza. Zabbuli 110:1, 2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 110 Yakuwa yagamba Mukama wange nti: “Tuula ku mukono gwange ogwa ddyo+Okutuusa lwe ndifuula abalabe bo ng’entebe y’ebigere byo.”+ 2 Yakuwa alisindika ddamula y’obuyinza bwo okuva mu Sayuuni ng’agamba nti: “Genda ng’owangula wakati mu balabe bo.”+ Okubikkulirwa 12:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Ne wabaawo olutalo mu ggulu: Mikayiri*+ ne bamalayika be ne balwana n’ogusota, n’ogusota nagwo ne gubalwanyisa nga guli wamu ne bamalayika baagwo, Okubikkulirwa 17:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 Balirwana n’Omwana gw’Endiga,+ naye olw’okuba ye Mukama w’abakama era Kabaka wa bakabaka,+ Omwana gw’Endiga alibawangula.+ Era n’abo abali naye abaayitibwa, abaalondebwa, era abeesigwa, balibawangula.”+
4 Mu kitiibwa kyo genda owangule;+Weebagale embalaasi yo olw’amazima n’obwetoowaze n’obutuukirivu,+Omukono gwo ogwa ddyo gujja kukola* ebintu ebiwuniikiriza.
110 Yakuwa yagamba Mukama wange nti: “Tuula ku mukono gwange ogwa ddyo+Okutuusa lwe ndifuula abalabe bo ng’entebe y’ebigere byo.”+ 2 Yakuwa alisindika ddamula y’obuyinza bwo okuva mu Sayuuni ng’agamba nti: “Genda ng’owangula wakati mu balabe bo.”+
7 Ne wabaawo olutalo mu ggulu: Mikayiri*+ ne bamalayika be ne balwana n’ogusota, n’ogusota nagwo ne gubalwanyisa nga guli wamu ne bamalayika baagwo,
14 Balirwana n’Omwana gw’Endiga,+ naye olw’okuba ye Mukama w’abakama era Kabaka wa bakabaka,+ Omwana gw’Endiga alibawangula.+ Era n’abo abali naye abaayitibwa, abaalondebwa, era abeesigwa, balibawangula.”+