Zabbuli 62:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Okwagala okutajjulukuka nakwo kukwo, Ai Yakuwa,+Kubanga buli omu omusasula okusinziira ku bikolwa bye.+ Matayo 16:27 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 27 Kubanga Omwana w’omuntu alijjira mu kitiibwa kya Kitaawe ng’ali wamu ne bamalayika be, era alisasula buli omu okusinziira ku bikolwa bye.+ Abaruumi 2:5, 6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Naye olw’obukakanyavu bwo n’omutima gwo oguteenenya weeterekera obusungu. Katonda ajja kwoleka obusungu buno ku lunaku lw’alisala omusango mu butuukirivu.+ 6 Era alisasula buli omu ng’asinziira ku bikolwa bye:+
12 Okwagala okutajjulukuka nakwo kukwo, Ai Yakuwa,+Kubanga buli omu omusasula okusinziira ku bikolwa bye.+
27 Kubanga Omwana w’omuntu alijjira mu kitiibwa kya Kitaawe ng’ali wamu ne bamalayika be, era alisasula buli omu okusinziira ku bikolwa bye.+
5 Naye olw’obukakanyavu bwo n’omutima gwo oguteenenya weeterekera obusungu. Katonda ajja kwoleka obusungu buno ku lunaku lw’alisala omusango mu butuukirivu.+ 6 Era alisasula buli omu ng’asinziira ku bikolwa bye:+