-
Engero 24:12Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
Mazima ddala, oyo akulaba ajja kukitegeera
Era ajja kusasula buli muntu okusinziira ku bikolwa bye.+
-
-
Lukka 9:26Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
26 Buli ankwatirwa ensonyi nze era n’ebigambo byange, Omwana w’omuntu naye alimukwatirwa ensonyi bw’alijjira mu kitiibwa kye, n’ekya Kitaawe, era n’ekya bamalayika abatukuvu.+
-
-
Abaruumi 2:6Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
6 Era alisasula buli omu ng’asinziira ku bikolwa bye:+
-